You are on page 1of 10

LAST FUNERAL RITES MASS PROGRAM

Prelude: PRAISE TO THE LORD
1. Praise to the Lord, the Almighty, 
The King of creation!
O my soul, praise him, 
For he is your health and salvation.
All yea who hear,
Now to his altar draw near,
Join in profound adoration.

2. Praise to the Lord, who o’er all things
So wondrously reigneth;
Shelters thee under his wings yea,
So gently sustaineth.
Has thou, not seen,
How thy desires e’er have been,
Granted in what he ordaineth.

3. Praise to the Lord, who doth prosper
Thy work and defend thee;
Surely his goodness and mercy 
Here daily attend thee.
Ponder anew,
What the Almighty can do,
If with his love he be friend thee.

4. Praise to the Lord, let us offer 
Our gift at his altar;
Let not our sins and transgressions 
Now cause us to falter.
Christ the High Priest,
Bids us all join in his feast,
Victims with him at the altar.

Entrance: NEARER MY GOD TO THEE
1. Nearer my God to thee, nearer to thee.
Even though it be a cross, that raises me.
Still all my song shall be…….

Nearer my God to thee, 
Nearer my God to thee, nearer to thee.
2. Though like the wanderer, the sun gone down,
Darkness be over me, my rest a stone.
LAST FUNERAL RITES MASS PROGRAM

Yet in my dreams I’ll be………
3. Or if on joyful wing, cleaving the sky,
Sun moon and stars forgot, upward I fly.
Still all my song shall be………
4. Though things go well with me, comfort in life,
Friends, food, and property, money and all.
Still all I wamt shall be………...

Kyrie: SAASIRA
Saasira, Ayi Mukama,
Saasira, Ayi Mukama,
Ggwe omusaasizi saasira x2
Ayi Kristu omusaasizi,
Kristu omusaasizi saasira x2
Saasira, saasira ayi Mukama, 
Ggwe omusaasizi saasira x2

Gloria – ET IN TERRA PAX HOMINIBUS

Leader; Gloria in excelsis Deo
Et in terra pax hominibus alleluia bonaevoluntantis
1. Tukutenda, tukugulumiza, 
Tukusinza emirenbe gyonna.
2. Ayi Mukama, ggwe Katomda 
Omuyinza wa buli kantu
3. Ayi Mukama, ggwe Omwana wa Katonda 
Azalibwa omu wekka.
4. Ayi Mukama, ggwe Katonda, 
Akaliga ka Katonda Patri.
5. Ggwe agyawo ebibi by’ensi 
Tukusaba otusaasire ffe.
6. Ggwe atudde ku ddyo owa Katonda, 
Tukusaba otusaasire ffe.
7. Awamu ne Mwoyo Mutukirivu 
Mu kitiibwa kya Katonda Patri. 
LAST FUNERAL RITES MASS PROGRAM

Meditation: BEESIIMYE ABO ABAFIIRA 
  MU MUKAMA

Ekidd.: Ba mukisa abafiira mu Mukama,
Ba mukisa abafiira mu Mukama.
Beesiimye, beesiimye, beesiimye abo:
Nga beesiimye, nga beesiimye, nga beesiimye abafiira mu 
Mukama.

1. Baali beesigwa ku nsi ne bamuweereza oyo Katonda,
Kati bali wamu n’Omukama mu kiwummulo eky’olubeerera.

2. Mwoyo agamba: okuva kati okukola kuwedde,
Mwoyo agamba: okutegana kuwedde.
Ebirungi bibagoberera, bye baakola bye bagenze nabyo.

3. Bawummudde,  bawummudde, bawummudde mu Mukama;
Bawummudde mu ddembe.

Gospel – PRAISE CHRIST
1. Praise Christ the son of the living God, the son of the living God.x2
Alleluia, Alleluia, Alleluia, Alleluia X2 

2. Praise Christ the word of the Living God, the word of the Living God. x2

Post Gospel: The Lord Gave the word

Okusabira Omusika: WAMMA   WAMMA  ATENDEREZEBWE    

Wamma wamma atenderezebw
Wamma wamma atenderezebwenga Omukama
Atuwadde Mwoyo we.

1. Katonda Kitaffe nze mmwebaza,
Yanfuula mwana mu Nnyumba ye
Yampa anaantukuza Omusuubize
Mwoyo wa Kristu Omwana we.

2. Yalangwa luli edda nti alijjula,
LAST FUNERAL RITES MASS PROGRAM

Abantu abangi abamumanyi,
Bonna ne balanga ebikusike
Ebintu ebikulu ebirijja.

3. Katonda Kitaffe yamutuwa,
Mwoyo wa Kristu n’atujjula
Mwoyo ow’amagezi atwagala,
Mwoyo ow’amaanyi y’antambuza.

4. Mmusinza Kitaffe butakoma,
Nneewuunya nnyo nze ekisa ekikye;
Ampadde ekirabo ekikusike,
Mwoyo ow’amaanyi Mutalemwa!

5. Mwoyo wa Kristu ankozesa,
Ebisinga nze mbisobola
Afuula abanaku ku nsi kuno,
Biggwa mw’asiiba ng’alamula.

Offertory: Leteni Sadaka
Leteni sadaka kamili ghalani
Chakula kiwe mokati kanyumba ya wangu
Asema Bwana, wa majeshi

1. Mkani jaribu kwa  njia hiyo, Asema Bwana
Nitafubgua milango ya mbingu  
“Nakuwa mwagia Baraka tele“

2. Mimi ndimi mgawa wa vipaji; Asema Bwana
Nitawaongezea maarifa; Asema Bwana
Yakuyashinda magumu yoyote; Asema Bwana
 
3. Mtakachokiomba nitawapa; Asema Bwana
Nitawapa vyeo na mali nyingi; Asema Bwana
Nakuuondoa umasikini; Asema Bwana
LAST FUNERAL RITES MASS PROGRAM

MABONZA
EE NKumu wabileko o Yamba
Chorus: Ee Nkumu wabileko o yamba
E­e­e mabonza mabonza Tata o yamba
Ee umuwa nile kele Chineke
E­e­e keleya keleya, kele chineke

Mabonza mabonza, mabonza mabonza, mabonza mabonza Tata o yamba aaa.
Keleya keleya, keleya keleya keleya, keleya keleya, kele Chineke.

1. Tobonzeli yo mapa na vino Tata o yamba, ee mabonza mabonza Tata o yamba x2

2. Tobonzeli yo batata banso Tata o yamba, ee mabonza mabonza Tata o yamba x2

3. Tobonzeli yo bamama banso Tata o yamba, ee mabonza mabonza Tata o yamba x2

Tobonzeli yo basango banso Tata o yamba, ee mabonza mabonza Tata o yamba x2

Oyagala Nsiime Ebirungi Byompa
Chorus:
Oyagala nsiime ebirungi byompa,
Oyagala mattire byennina, 
Byesirina ggwe omanyi ensonga weebale Mukama nsiima, (Mukama)
 
1. Ogereka Mukama byompa, n’olonda Mukama ebingasa.
2. Byesisabye Mukama Mukama n’ompa, n’onjiyiza Mukama ebingasa.
3. Ebitangasa Mukama obireka, n’olonda Mukama ebingasa.
4. Mu bimbonyabonya mulimu ekyama, byesirina Mukama sitoma.
5. Ogulumizibwe Mukama osaana, Otenderezebwe Mukama weebale.

Tweyanziza ssebo
 
Tweyanziza ssebo .……………kitaffe 
Tweyanziza ssebo .……………kitaffe 
Olwekitibwa taata byotuwa ebingi 
Kubyompadde ebingi kwe ntoodde
nange nkuddizze ndeete 

1. Nkwebazza nnyo mukama olwebirungi byonkolera munze 
     Mpangulwa sitaani kyokka tonvaamu nonkuuma buliijo 

2. Natuuka ntya gyoli nga mwerere kwebyo byongamba 
 Kyenva ntoola kwebyo byompa taata nze, bisiime byebyo
LAST FUNERAL RITES MASS PROGRAM

 
3. Tutegeke emitima ffene abanunule,
   Ayingire mu mitima oyo omulokozi.  
 
4. Ffe tuwere okukola byonna ebitukuvu,
Tumusabe abantu be amaanyi amaggya.  

Sanctus Missa Yeebazibwe

Agnus: Duet

Peace – KATONDA NGA YAYINGA OKWAGALA

Katonda nga yayinga okwagala ensi,
Okwagala kwe, tukulage nga twagalana wonna,
Katonda nga yayinga kwagala ensi,
Okwagala kwe, tukulage wonna.

1. Adam ne Eva nga basobezza teyabaleka atyo yatuma omununuzi,
Katonda nga yayinga kwagala ensi.

2. Omwana omwe ati gwe yalina namuwaayo ku lwaffe atulokole,
Katonda nga yayinga kwagala ensi.

COMMUNION: NKWEGOMBA

1. Nkwagala n’omutima gwange gwe nkwegomba nyo nze, 
Nnegomba okutuuka wooli nkwegomba nyo nze (Mukama)

Chorus
Nkwegomba n’omutima gwange Mukama wange ondi wala
Nnegomba okubeera naawe, nkutuukeko gy’obeera

2. Nga ettaka eddungi bwerikala awatali mazzi
Mbeera mu kukaaba mukudaaga gwe wotoli Mukama (Mukama)

3. Nnegomba okukulaba gwe nze mpumule omwoyo 
Mukama oli mulungi wanjagala, wanganza nnyo nze (Mukama)

4. Omukwano gwo nze gunkilira obugagga bwensi eno
Era ombera ku mutima wanganza, nkwegomba nyo nze (Mukama)

5. Ndaba obuyinza bwo nze n’amanyi, mu by’onkolera ebingi
Nsiima nyo nze Mukama wange otenderezebwe nga (Mukama)
LAST FUNERAL RITES MASS PROGRAM

ABAYONTA MUJJE
Sop/Alto:
Abayonta mujje, mujje abayi mum yoyo
Mujje abalina emigugu emizito Yezu abatowolole
Manya nti obulamu ye nnanyini bwo
Ebizibu bimuwe ye nnantalemwa
Mujje abalina obulamu obuzito Yezu abatowolole.

1. Tukwanirizza senga mu ffe n’otukyusa
N’ebiremadde mu ffe tusaba otukwatireko
Ebintu by’ensi bingi nnyo ebitutwaliriza
Naye Yezu ffe gwetutenda kubanga ye nnanyini bulamu.

2. Tunaakuwa ki ffe nno taata bokkusizza,
Ukaristia yo amaanyi ag’omwoyo g’otuwadde
Okwagala ennyo kw’owa ffe abanafu obulala
Tuyambe okuguma eno ku nsi ffe n’eyo tubenga n’obulamu.

3. Tunadda w’ani anti ozze otufuule baggya,
Tukwagala nnyo anti ggwe luwangula omuzira
Tuli basenze mw’eno ensi lugendo lwa ffenna,
Tuyambe mu ggulu tutuuke gyetwava eri nnyini bulamu

NAMUGEREKA KATONDA
SOP: 
Namugereka Katonda Omukumi wange,
Ggwe buggaga bwenterese;
Biri mu ggwe byonna ebyange, ggwe busika bwange.
Mbeerera muyambi ggwe aliba empeera eyange;
Mukama essubi ly’abanoonya,
Nnyweza nkuweereze, nkutuke gy’obeera.

ALTO: 
Namugereka, Namugereka ggwe, byonna ebyange;
Biri mu ggwe, ggwe busika obwange, 
Mberera muyambi ggwe, ba mpeera yange;
Mukama essubi ly’abanoonya, 
Nnyweza nkuwereze, ntuuke gy’obeera.

TEN;   
LAST FUNERAL RITES MASS PROGRAM

Namugereka Katonda, ggwe Muggaga bwenterese;
Biri mu ggwe byonna ebyange, ggwe busika bwange,
Ggwe alibeera empeera eyange, 
Mukama essuubi ly’abanoonya,
Nnyweza ntuuke gy’obeera.

BASS: 
Namugereka Katonda, ye ggwe byonna.
Biri mu ggwe byonna, ggwe busika bwange,
Ggwe nyamba obe empeera yange;
Mukama essuubi ly’abanoonya,
Nnyweza ntuuke gy’obeera.
1. Jjinja ery’omuwendo erinnonyezebwa wonna 
Ye ggwe ayi Mukama.
Akusanga aba yeesimye ggwe anti 
Entabiro y’ebirungi byonna;
Ssegomba bitiibwa bya nsi enno, 
Buggaga na masanyu gabyo,
Bayita kkuutwe; ayi Mukama w’oli biba kantu ki?

2. Ku bakwemaliza ggwe ssanyu ye ggwe dembe, 
Ggwe maanyi ga balwanyi
Abakuwereza olibaweera, ggwe 
Ow’obwenkanya omuzirakisa
Abakwesiga ­ tebaliswaala.

3. Abakweyuna abo beesimye balimatira, 
Balijuka ki?
Balibulwa ki ate abakusenga nga ggwe olina byonna?
Ggwe nnyini byonna, ggwe ntabiro,
Ensulo y’ebirungi eby’olubeerera.

4. Nzuuno nno, obulamu bwange mbuuza wuwo,
Mu kissa kyo, ggwe wantonda
Nneewa ggwe leero, ggwe Nnantalemwa,
Ggwe nsinza Mukama wange,
Nzuuno nsenza mbe naawe.

Post Communion – TE DEUM ­ GGWE KATONDA
Ggwe Katonda, ggwe Katonda
Tukugulumiza ggwe tukusinza.
Ggwe Mukama tukutendereza.
LAST FUNERAL RITES MASS PROGRAM

1. Ggwe katonda tukugulumiza
Ggwe Omukama tukutendereza
Ggwe Patri ataliko kusooka
Ensi yonna ekutendereza.

2. Ggwe ggwe batendereza bamalayika bonna
N’eggulu n’amanyi gonna wegafa genkana
Bawokola obutassa ngabakuyimbira.

3. Mutuukirivu, mutuukirivu
Mukama Katonda ow’obuyinza.
Bijjudde ensi n’eggulu
Obukulu bw’ekitiibwa kyo ekyo.

4. Ekibinja ky’abatume eky’ekitiibwa
N’abajulizi ab’ettendo bakutendereza
Eggye ly’abajulizi elitemagana enyo
Likutendereza.

5. Munkulungo y’ensi yonna w’efa ekoma,
Eklezia omutukuvu
Ggwe Patri ow’obukulu obutagereka
Akutendereza.

6. Wamu n’omwana woo mu omutiibwa
Ggwe wazala yekka oyo
Ne mwoyo mutuukirivu omukubagiza 
Akutendereza.
LAST FUNERAL RITES MASS PROGRAM

7. Ekitiibwa ekya Patri n’ekya mwana
N’ekya mwoyo mutuukirivu
Nga bwe kyaliwo oluberyeberye
Nakakano, nabulijjo
Emirembe n’emirembe AMIINA.

Recession – KATONDA ALIBAWEERA

Katonda alibaweera abakola obulungi, katunywere tufube
Laba Yeruzalemu ekibuga ekikulu, ly’eggulu y’empeera y’eka ewaffe.
1. Obeeranga mwenkanya ng’olamula omugwira n’omunaku tomugoba.
Bw’oyamba abanaku ng’oyambye ye alikuweera.

2. Ogunjulanga abaana mu ddiini, bwe butume obusooka.
Obutume bwa Kristu abutuusa ye alimuweera.

3. Ekisulo ky’ensi eno kyaluwunguko, ku nsi kuno tuyita lumu.
Emirembe emituufu gye giri eri ew’omukama.

You might also like